Onyenyangamu

Ronnie Alimpa
Onyenyangamu
(Baur)

Onyenyangamu
Odigidangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe abadde anonye
Oh Oh Oh
Onyenyangamu
Ovimbangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe yali ankimye

Abanwaana banji, nva kukamasu
Ate banteze engwaala
Mpita Katonda wa'majje
Nkowoola ekigambo kya mukama
Kisalesale ebitala bya'balabe
Era nkowoola omukisa gwa mukama
Gulintuusa gyengenda
Webale onkolera ne'binene
Tewandeka kwoolwo, taata gwe abakira

Onyenyangamu (nyenyamu)
Odigidangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe abadde anonye
Oh Oh Oh
Onyenyangamu (nyenyamu)
Ovimbangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe yali ankimye

Sirikoowa kumusinza mukama
Ndimusinga, emisana ne'ttumbi
Oyo yansimattula ku mugo gwentaana
Eyateesa nze mbe omulamu
Nemubirala nze manyi nti wakukola
Mpaawo kimulema mungu nga agambye
N'abanjagaliza ebikyaamu baswaala
Yamberelawo teyandeka kwoolwo
Ekitiibwa ne'ttendo bidde gyali
Ekitiibwa ne'ttendo bidde gyali
Katonda weggulu oyo ataleka ndiga ze
N'abanjogelera ebikyaamu taata manyi
Nti oja kubimponya bibule ng'empewo
Kyenkusaba gwe akyalina obulamu
Odigidangamu bwoba nga okyassa
Leero oli mulamu, ate enkya obula
Kyenva ndigidamu kuba nail ngenze

Onyenyangamu (nyenyamu)
Odigidangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe abadde anonye
Oh Oh Oh
Onyenyangamu (nyenyamu)
Ovimbangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe yali ankimye

Nze bwenzijukira ebyaliwo kwolwo
Yeah!
Nze bwenzijukira ebyaliwo kwolwo
Nempulira obulumi obunkulukuta mutima
Kwolwo namanya nti obulamu bumpi buno
Bwobanga nakako okalyangako guy
Bwoba onywamu eccupa ya beer jitumye
Obulamu kyebusaba bwosobola okibuwe
Enkya buja kukya nga naawe ogenze
Ebikutuyanya obileke ku duniya
Ekyokulabirako mulabire kunze
Nali ngenze mukama yeyajuna
Leero oli mulamu, ate enkya obula
Kyenva ndigidamu kuba nail ngenze

Onyenyangamu (nyenyamu)
Odigidangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe abadde anonye
Oh Oh Oh
Onyenyangamu (nyenyamu)
Ovimbangamu
Ekifi kyenkoko ashikurangako
Nze Walumbe yali ankimye

Nyenya nyenya
Nyenya nyenya
Nyenya nyenya
Nyenya nyenya



Credits
Writer(s): Ronald Alimpa
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link