GYAL YO

Another problem
Aksent na Majic'al
It's a magical yeah

"Ayo nexus bless this beat"

Yo' ma roses and chocolate
Nga ndi nawe mbera complete
Power me like a socket
Mumpewo enyingi be ma jacket
Nonya ne kyenkuwa
Kyenakuwa gwe nosiima
Nonya ne gye nkusa
Gye nakusanga netukeesa
Onkubya bufaanaanyi picha
Nze asinga yo okukwagala
Luno lukoba lwa guitar
Bwe buwomi nze bwe njooya okuffa

Gyal yo'
Gyal yo'
Gyal yo'
Ma la love
Do you think about
Ma love ma love
Ma la love

Njagala kulera bukebette
Nga askari n'enkebette
Omutima ogusibe enjegere
Nga sikuva ku lusegere

Kagwake kabuzibe
Ndibera nawe
Kagwake kabuzibe yeh
Ndibela nawe yeh
Ondi munda mumisuwa
Otambuza musaayi na bubba
Twe meetingeko mu bwengula
Njagala mukwano onesibeko
Nange nkwesibeko
Nga mu love twoleesa bukodyo
Tujigumye bukokotto

Gyal yo'
Gyal yo'
Gyal yo'
Ma la love
Do you think about
Ma love ma love
Ma la love

Njagala kulera bukebette
Nga askari n'enkebette
Omutima ogusibe enjegere
Nga sikuva ku lusegere

Nonya ne kyenkuwa
Kyenakuwa gwe nosiima
Nonya ne gye nkusa
Gye nakusanga netukeesa
Onkubya bufaanaanyi picha
Nze asinga yo okukwagala
Luno lukoba lwa guitar
Bwe buwomi nze bwe njooya okuffa Ondi munda mumisuwa
Otambuza musaayi na bubba
Twe meetingeko mu bwengula Gyal yo'

Gyal yo'
Gyal yo'
Ma la love
Do you think about
Ma love ma love
Ma la love
Njagala kulera bukebette
Nga askari n'enkebette
Omutima ogusibe enjegere
Nga sikuva ku lusegere
Hmmmm
Njagala kulera bukebette
Nga askari n'enkebette
Omutima ogusibe enjegere
Nga sikuva ku lusegere

"Sounds from the baddest producer"



Credits
Writer(s): Sssemugenyi Daniel
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link