Nalwaawo

Sayagala ku kola kintu ekyenyamiza
Naye na lembeeka nenindirira emikisa
Enkuba etakya yeyaja sava mu ku leebuka
Ekuba omunaku nejilwanisa

Engato zizo mwatu nawe tambula
Ojakulaba nti teri kyonenya
Ensobi zo naza kiki ekitwawula
Ne woba ngalabi fena tuli Ngoma

Nalwaawo
Nalwaawo
Nalwaawo

Sayagala ku yisibwa nga mugwagwa
Naye amagezi ganzigwa nga setegera
Essaala nensaba nga tezituuka
Oba amaaso Gali mazibe nga silaba

Engato zizo mwatu nawe tambula
Ojakulaba nti teri kyonenya
Ensobi zo naza kiki ekitwawula
Ne woba ngalabi fena tuli Ngoma

Nalwaawo
Nalwaawo
Nalwaawo

Bussi sajilaba
Bussi najisuubwa

Engato zizo mwatu nawe tambula
Ojakulaba nti teri kyonenya
Ensobi zo naza kiki ekitwawula
Ne woba ngalabi fena tuli Ngoma

Nalwaawo
Nalwaawo
Nalwaawo



Credits
Writer(s): Ibrahim Balunywa
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link