Omwoyo We

Omwoyo
Omwoyo, wuyo ayita mu kibina
N'omukono gwe oguwonya (Yesu!)
Akute n'ekitala mu ngalo (uh!)
Buli mulabewe amukankana (amukankana)
Wanika emikono wagulu
Omusabe akusumulule (akusumulule)
Batimayo teyasirika
Bweyawulira nti wuyo ayita

Omwoyo we (omwoyo)
Aliwano kati (muwulira)
Muwulira (muwulira!)
Ali wano leero (omwoyo omwoyo omwoyo omwoyo)
Omwoyo we (omwoyo)
Ali wano kati (ali wano, kati)
Muwulira (muwulira!)
Ali wano leero (eh)

Batimayo teyasirika (teyasirika)
Bweyawulira nti Yesu ayita
Gasajja gamugamba asirike (eh)
Batimayo, teyasirika
Nti Yesu Katonda wange (Katonda wange!)
Mwana wa Daudi onsaasire
Yesu akola ebyewunyo
Nva wano nga nange ndabba (nsaasira nsaasira)
Omwoyo

Omwoyo we (omwoyo)
Ali, wano, kati (muwulira)
Muwulira (muwulira!)
Ali, wano, leero (nze muwulira, nzemuwulira wano!)
(Hey yeah eh eh)
Muwulira, nze!
Ooh

Omwoyo
Omwoyo, wuyo ayita mu kibina (hmm)
Gwe omulwadde kwata ewakuluma ah (kwata!)
Tuwanike emikono wagulu
Omwoyo, omutukuvu (waali)
Ani awulira empewo mu kibina? (Empewo)
Omuliro ate abamu enkuba (eeh)
Mpulira enkuba, abalwadde muwona
Weleza enkuba etunazenazze ffena
Omwoyo

Omwoyo we (abalwadde muwonye)
Ali, wano, kati (ali wano)
Muwulira (muwulira muwulira!)
Ali, wano, leero (muwulira wano, hey eh-eh)
(Wanika emikono)
Omwoyo we (waali)
Ali, wano, kati (Mpulira enkuba, bakunazze)
Muwulira (bakunazze, nsaba otunazze)
Ali, wano, leero (wano, leero!)
Omwoyo



Credits
Writer(s): Wilson Bugembe
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link