Yebazibwe Katonda

Mbalibwa okuba owemirembe
Obulokozi wampa bwabuwa kyekisinga

Ddala Katonda nze ani omuntu
Eyakujjayo eri mu bwengula
Bwotyo noleka wali obutukirivu
Olwo ngononyanze omwonoonyi
Omusango ogwange newetika
Nenejjelezebwa nkyewunyanyo
Mbalibwo okuba owemirembe
Obulokozi wampa bwabuwa kyekisinga

Yebazibwe
Katonda wange ani ye
Eyandyewaddeyo anfirire
Laba okwagala kuli okunene
Nompa omwana wo omu bwati
Ebanjja liri
Mutango guli
Wasasula ndi waddembe erijjuvu
Dala ogwanira okusinzibwa
Buli viivi nerivuma wooli

Amaanyi gokuffa Yesu yagajjawo
Enzijji zokuffa ezo tezamuyinza
Wadde magombe bwatyo yagendayo
Nze ekingumya yawangula
Okizukira yempagi kwenesigamye
Nebwendiwumula ndibasitya yadde
Ndibalibwa okuba nga eyebase
Nze manyi alimpita linnya
Kyekingumya

Wadde ebyensi bingi ebinyinga
Ebyo nebintuga kumpi okwabika
Kumwoyo kyemanyi Yesu asobola
Ebyo ebinyinga okubyetika
Nze kyeva nkwata obulamu nempaayo
Nebyenetise byonna lekka atwale
Mbalibwa okuberawo kululwe
Naye bwatyo nsubira kulwange aberawo



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link