Baako kyokola

Baby leero olumbindwa
Simanyi kinagwa kitya
Nsaleko oba najja enkya
Rickman Kim C

Sikyafuna tulo ndowoza Kimu Kukolelela
Ebyokukwana simanyi Nayiga kimu nakutegela

Take me too positive
Me live a Likkle life
Njagala ko
Mponya negative side

Give me more
Never minimize
You know my heartbeat
Beats Pon your side

Nyumirwa
Nga bwewatondebwa beibe
Kitonde kwagala
Gwe mwewa bumbibwa

Baako kyokola
Baako kyokola hmmm
Gwe yatandika
Gwe yalungiwa

Baako kyokola
Baako kyokola
Gwe yatandika
Gwe yalungiwa

Beibeee
Beibeee
Give me love
Hmmmm

Ahh yeah ahh
Tiga tiga tiga tiga
Tiga omutima gwange
Baby tiga omutima gwange
Teba teba teba teba Tebakusigula bano
Baby tebakusigula bano

Teba teba tebankima
Omusota gwa tebankima
Tebandaba nebankima
Nga sinakukima manya
Baby liba tima
Busagwa bwa tebankima

Tomenya omutima
Baako kyokola dear
Baako kyokola dear
Baby tokita
Nze nja kufa
Nze nja kufa

Nkunyonyogela
Baby nga toseka
Tetwedila kimu
Tunonya musika

Baako kyokola
Baako kyokola
Gwe yatandika
Gwe yalungiwa hmm

Baako kyokola
Baako kyokola
Gwe yatandika
Gwe yalungiwa

Beibeee
Beibeee
Give me love
Hmm mmm mmm

Bulumi tekuli musayi
Biwundu ndeka mpite ani
Onjokya yokya
Olinga kisaani
Sili mu katemba
Njagala gwe mami

Bulumi tekuli musayi
Sabulaaa
Biwundu ndeka mpite ani
Onjokya yokya
Olinga kisaani
Sili mu katemba
Njagala gwe beibie Don

Sikiboozi kyakito
Ntumye ne
Rickman Rick yaliko
Ntya nyo
Okukwatibwa obuko
Enkoko yobuko
Agileete kubuko ohh oooo

Baako kyokola
Baako kyokola
Hmmm
Gwe yatandika
Gwe yalungiwa

Give me love

Tiga tiga tiga tiga tiga tiga
Tiga tiga tiga
Tiga omutima
Gwange eh ehh
Tiga omutima
Gwange eh ehh
Give me more



Credits
Writer(s): Ddungu Derrick
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link