Weather For 2

Akawewo kanyuma
Ngoliwano nange, nge nkuba etonya
Nge mukono giyitayita
Ngagi gwenzingako
Nge mpewo ekunta, olina wotuka
Ngoli warm and golden
Oooh like a microoven
Ngekifananyi mu 4k
Ka temperature keko gwe
Mbobeza nga matooke
You know I like it toxic
Njasayasa ngo lwazi
Kazanyo cinema classic

Kano ka weather for 2
Weather for two yea h
Kubilayo akawala
Kangambe gwokimala nawe

This is a weather 4 2
Weather 4 2 yea
Kubilo lyamimala
Mugambe gwabimala nawe

Last time gwe waninza
Mubi curtain nze nga ningiza
Wanimba nti traffic officer
Akukute ate nga wali ne kaweesa
Kyali kiloto kyantisa
Ekyadetela okuyita mellisa
Nansilisa wenali nfesa
Yeaaa
Yali warm and gold
Oooh like a micro oven
Ngekifananyi mu 4k
Ka temperature keko gwe
Mbobeza nga matooke
You know i like it toxic
Njasayasa ngo lwazi
Kazanyo cinema classic

Kano ka weather 4 2
Weather 4 2 yea
Kubilayo akawala
Kangambe gwokimala nawe

This is a weather 4 2
Weather 4 2 yea
Kubilo lyamimala
Mugambe gwabimala nawe

In this weather 4 2, don't delay
Ka temperature keko gwe



Credits
Writer(s): Elijah Nsubuga
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link