Ebinyumu Ebyaffe

Twalyako bwetwalya
Ebyasigalira byabusayi mutto
Aganira kusogolero enkindo zinamubuna
Mwana gwe nga twakyakala, twakyalala guno kikwangala
Kumulembe ogwaffe gwetwabererako bamusayi mutto
Gwe nga oyonka beere sinakindi nga tonazaribwa
ebinyumo nga webiri ffe basajja ebimuli bya'kampala
Twalibarungi naffe ebyenyi byaffe lwakutagguka
Twali baato twalina olususu kabiri kaliri
twali balamu bulungi kubanga Emulago eddagala lyaliyo
twali basajja abali baggala endongo
nze nga njagala nyo endongo essanyu lyange lyandi mundongo
abalala zakunyamu mwenge nze nga nsonda zandongo



Credits
Writer(s): Elly Wamala
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link