Wafada

Mukwano wumula milembe wafa dda lwaki towumula milembe
Dynaso nkuba bidongo mukimanyi
Lumu twali mu ngendo zakibali
Bali bampise kumukolo ewakiso
Naa kaloo elinya silijukila
Nagamba wisdom oba tugende babili
Ewakiso kubakube ekibali
Mukolo gwanyuma omugole nasima
Yeyampangila omugenzi Kansime
Balibaluganda ne kansime
Nga omugole yemukulu kukansime
Yali yayawula omugenzi Kansiime
Konze kamulete e city boi nvimbe
Gwemulundi Dyno gwe nasoka owasaa
Nali nekumye nga sinaba kuwasaa
Laba ate wanfako nga sinaba nakusasula nkoko yamuko
Yafa mubwangu ate nga alii nalubuto
Kati ate anesibako
Wafada wafada wafada lord father Hmmmm

Oli muzimu nvako mukwano wumula milembe nze nvako
Oli muzimu nvako mukwano wumula milembe wafada nze nvako
Wafada wafada wafada Wafada wafada wafada

Wenzukuka ekilo eliso kugwe kwenkuba
Wenkela kumakya enyumba ebela etukulaa
Wafada lwaki towumula milembe
Nzena nkozee omazeko emilembe
Olusi mbela awo ngenda okuwula oli mukiyungu
Otegeka chai eno sinjaye agawalayi nsuza omuzimu
Ewaka nsaba buyambi simanya oli muganda wakaleme
Ombukusa nsiba mumiila simanya onanga love jenakuwa
Wafada lwaki towumula milembe
Onfude stranger kukalo kwensula
Ewange tewakyamya okuva wewafa
Wasoka kukaza mudo mulujja
Okuva wewafa wafuka nkazalujja

Oli muzimu nvako mukwano wumula milembe nze nvako
Oli muzimu nvako mukwano wumula milembe wafada nze nvako
Wafada wafada wafada Wafada wafada wafada

Ontangila okukwana abakazi benkwana bo
Balaba mbuzi nali muchikili nenengela ekijuguli ekisheshe
Kimunywa mata nokinemesa aloo
Okuja mukyalo nze saza musango
Nejusa olunaku lwenakulaba aloo
Wafada lwaki towumula milembe
Siganye nali nkwaga ella kyanuma
Wewakakola nkimanyi joli okyanjagala
Naye Kati wafa ate biki byonkolo



Credits
Writer(s): Kasule Arafat
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link