Kika Buka

Tombadala Tombadala
Saagala kukusala tompagala
Nyumirwa buli lwo'ombaaza
Nenerabira ebindaaza
Ndi kaana ka mummy si ka mbaata
Nsaana ndabirirwe
Ndaga nti totya byokya
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Kigere wenkyiggya w'ossa
Nga nkusesa n'onsesamu netugaginika
Nze okukiliza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndi mala kulaba ku misaayi
Okugamba nti guno'mukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Ngamba nti kyuka ndabe
Ebibadde bintawanya obijanjabe
Nkukonkone ending
Ngamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana
Kika buka
Ngamba kyuka olabe omwana
Kiri kika buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka
Tombadala Tombadala
Saagala kukusala tompagala
Nze ndi mubiisi seefasa nsowera
Atte okimanyi zeefasa ebibala
Nzijirawo nga gwe ampiise (awo)
Kyabanyiziza beepise (awo)
Entering gy'okikuba no body say (awo)
Nkulaba nemanya nti bitandise (awo)
Nze okukiliza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndi mala kulaba ku misaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Ngamba nti kyuka ndabe
Ebibadde bintawanya obijanjabe
Nkukonkone ending
Ngamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana
Kika buka
Ngamba kyuka olabe omwana
Kiri kika buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka
Onkubye shot ku shot nga commando (owaye)
My body yours better patrol
Tukole by'omanyi nti bikukolera atte (owaye)
Babe, ddala bwoba nga totya byokya
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Kigere wenkyiggya w'ossa
Nga nkusesa n'onsesamu netugaginika
Nze okukiliza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndi mala kulaba ku misaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Ngamba nti kyuka ndabe
Ebibadde bintawanya obijanjabe
Nkukonkone endongo
Ngamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana
Kika buka
Ngamba kyuka olabe omwana
Kiri kika buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka
Tombadala Tombadala
Saagala kukusala tompagala



Credits
Writer(s): Nkwanga Geoffrey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link