Okuzina

Abazina mbu miyayu biki ebyo
Byebazina bikujjeko ki eyo
Abana bazina bazina nekukyeyo
Amazina gebewunya munsi zeyo
Wama owulila ekigoma wekitujja
Nga entunuka ekigoma wekitujja kuzina
Buzinyi sisengejja sisengejja n
Gazina agabulikika kuzina mazina eyo
Kalakita Nfukula etaka ninga
Turakuta mbanga alumbidwa empewo
Zekika ye owenzinambi yekwasa kigoma
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya
Wamanzine nzine? Zina nzine!!!
Mbabuza nzina ee ee kuzina
Gwemuze nzina mu buzinyi atela kyemanyi
Ella namwe muzina atazina mbega
Oja kufuluma mazina combat nga kyakulwanyisa
Wegaba mazina gegawunya wano
Abazina amazina temuvawano
Abalemwa amazina mwemuve wano sifa kubalabi
Sitya kusabula abazina mbu miyayu biki ebyo
Byenzina bikujeko chi eyo abana bazina
Bazina nekukyeyo amazina agawunya munsi zeyo
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya

Ekyasa kawadwa nkubuse gali mazina mwamulaba kufa
Ekyamusa temwakimanya kawadwa yafuluma ewuwe
Lumu ekilo kimu kyatamanya ntilwe yasembayo
Okufuluma waliwo evako elyali eli mulusozi
Bali bayise buli omu ajje ku party kawadwa
Mweyajila yajja noli peter kumbe party yabaluminati
Kawadwa nazina mumumanyi anti muzinyi nazina
Nazina omugaga namufuwa lweyasemba
Yo okulabika yadamu okulabika kwasanga mayiti
Naye ella tekingana zina
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya
Tongana zina okuzina simusango olaba
Oli azina ndeka nenzina okuzina simusango
Tekachi lyembamenya

Owulila ekigoma wekitujja
Nga entunuka ekigoma wekitujja kuzina
Buzinyi sisengejja sisengejja ngazina agabulikika
Kuzina mazina eyo kalakita Nfukula etaka ninga
Turakuta mbanga alumbidwa empewo
Zekika ye owenzinambi yekwasa kigoma mbu
Eyakisiba yakisiba bubi Wentandika ozina paka kutuyana
Paka kutuyana gwe ali awo nyweza kyolina



Credits
Writer(s): Kasule Arafat
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link