Budumbu

Budumbu

Ndi fit nga nina stamina

Magezi manji ngera aga wakayima
Nkola byange atte nemuntunilira
Kibuga bwokitya oba oja kusitama

Nfuna butini nembwesaamu

Ebiloto silina ebyo byanvaamu
Stamp chairman yasaako
Ekyaalo gyenva bo banvaako

Ffe twagenda ku somero just kubuguma
Tumanyi kimu party wa wezinyumira

Mwe mwasoma biri
Fe twaasoma bino
Fe twaasoma bino bino
Eno ebyokusanyuka

Budumbu budumbu
Budumbu yafuuse budumbu
Budumbu budumbu menya omugongo Budumbu

Zina budumbu
Sembera wegatte ku party
Tetunonoza nebwozina dirty

Ebyaana binji ebilunji bilabbe
Tebifumba bisula mumpale
Kudigida kudigida ye motto yaffe

Tetukyaawa okwagala sanyu lyaffe
Gwenawola sasula sente zange
Obudde buli kumpi kuziba nzikozese atte

Ffe twagenda ku somero Just kubuguma
Tumanyi kimu party wa wezinyumira
Mwe mwasoma biri fe twaasoma bino

Fe twaasoma bino bino eno ebyokusanyuka
Twajja ku skul just kubuguma!!!

Tumanyi kimu party wa wezinyumira
Mwe mwasoma biri fe twaasoma bino



Credits
Writer(s): Phantom Daddy
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link