Eno Love

Nebwegaba majje oli nange
Ne government tenkanga
Twapika omukwano gwazimba
Gutumbidde mubbanga
It's a natural thing tulivaawo tuli fa
Era walibaawo abaliba
Nemubitabo balisomamu chapter
Nti nakwagala
Lwakuba obulamu kizibu nyo obugula
Nanditunze byenkoze mubuvuka
Ngulilire moretime in the future
Nga ndi naawe
Nebwegaba majje oli nange
Ne government tenkanga
Twapika omukwano gwazimba
Gutumbidde mubbanga
Eno love ewooma nyo
Singa nfunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
Eno love ewooma nyo
Singa ofunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
No worry no worry my gyal
If you gat me everything gwan good
Any situation come around up and down
I'll be there
Baby you're my night and day
Blessing that come my way
Laba engule baby ojambadde
Call my name call my name
Baby you're my night and day
Blessing that come my way
Lab'engule baby ojambadde
Call my name call my name
Nebwegaba majje oli nange
Ne government tenkanga
Twapika omukwano gwazimba
Gutumbidde mubbanga
Eno love ewooma nyo
Singa nfunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
Eno love ewooma nyo
Singa ofunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
It's a natural thing tulivaawo tuli fa
Era walibaawo abaliba
Nemubitabo balisomako chapter
Nti nakwagala
Lwakuba obulamu kizibu nyo obugula
Nanditunze byenkoze mubuvuka
Ngulilire moretime in the future
Nga ndi naawe
Nebwegaba majje oli nange
Ne government tenkanga
Twapika omukwano gwazimba
Gutumbidde mubanga
Eno love ewooma nyo
Singa nfunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
Eno love ewooma nyo
Singa ofunayo omuyindi najikolamu
Ka sweet katunda nyo
Nebwegaba majje oli nange
Ne government tenkanga
Twapika omukwano gwazimba
Gutumbidde mubbanga



Credits
Writer(s): Bugembe Ssentamu Ivan, Mukuza Nessim
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link