Nnanaagira

Bwemba nawe, ebigambo mbiraba, naye omumwa gwesiba kwa kwa kwa
Bwoba okiraba, ki tonyamba!
Nze ananagira

Ne bwesifuna tulo
Mba ndowoza engeri gyendi gamba, okimanye

Nti nnanaagira buli bwemba nawe
Nnanagira buli bwemba nawe
Nnanagira buli bwemba nawe
Oh oh-oh oh, oh oh-oh oh

Hmm, bwemaba nawe mba nga ki-baby
Olwo ebigambo byontamatama
Simanyi oba nsobola, obuteswaza
Nga njogera ebitaja

Ne bwesifuna tulo
Mba ndowoza engeri gyendi gamba, okimanye

Nti nnanaagira buli bwemba nawe
Nnanagira buli bwemba nawe
Nze nnanagira buli bwemba nawe
Oh oh-oh oh, oh oh-oh oh
Oh oh-oh oh

Njagala mbere nawe
Misana na kiro, baby
Njagala mbere nawe (eh, eh)
Na-oh
Njagala mbere nawe (eh)
Misana na kiro, baby
Njagala mbere nawe (hmm, na, oh-oh nawe)
Nawe, nawe oh love
Lo-love
Mm du-bu bububu
Njagala mbere nawe (uh! Omanyi kyengamba nawe)

Nnanaagira buli bwemba nawe (na-na-na-na-na-na nandibade nawe)
Nnanaagira buli bwemba nawe (obulungibwo buzitoya olulimi lwange)
Nnanaagira buli bwemba nawe (na-na-na-na-na-na nandibade nawe)
Nnanaagira buli bwemba nawe
Obulungibwo bunafuya olulimi lwange
Nnanaagira buli bwemba nawe (bwoba okiraba ki tonyamba!)
Nnanaagira buli bwemba nawe (oh baby)
Nnanaagira buli bwenba nawe (simanyi oba nsobola obuteswaza)
Nnanaagira buli bwenba nawe (oh baby)
Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe)
Misana na kiro baby (njagala mbere nawe)
Njagala mbere nawe (oh yeah, oh yeah, baby)
Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe)
Misana na kiro, baby (njagala mbere nawe)
Njagala mbere nawe
Njagala mbere nawe
Misana na kiro, baby
Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe)
Hey yeah



Credits
Writer(s): Maurice Kirya
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link