Nteredde

Nze kyemanyi ndi wamu nawe
Guno omwoyo gwenina aah...
Tegukyanonya yo mulala
Gwe nange mba nteredde

Wade nkuli wala nyo, tokitya nja kubewal'abo
Ababade bafubirira okukunemesa
Mbu nkwelabile, bakwedize, ab'ebigambo tobawulila
Tebamanyi gyetulaga ne gyetuva
Tusaanye tugume, obutego mu mukwano bungyi nyo
Gum'omwoyo nesiga nga bwenkwesiga
Bino byenkugamba mazima
Nkulayilila nkomawo ku lulwo
Kuba gw'atambuza obulamu bwange
Nze kyemanyi ndi wamu naawe
Guno omwoyo gwe ninna (aah)
Tegukyanonya yo mulala
Gum'omwoyo, ebikemo ebyo bizze bingyi
Nti naye kyendabye aah...
Sikyanonya yo mulala
Gwe nange mba nteredde
Oh, oh, oh, oh, oh, oh...
Gwe nange mba nteredde
Ah, ah, ah, ah, ah, ah...

Eno gyendi nange byakusika miguwa
Kuwatanya emirimu gitambule
Nga naye nemesebwa oluusi
Olw'omukwano ogutandi kumpi
Mba nebuuza ali n'ani amukuuma
Kati ali w'ani amubuulila, ne newaayo
Okuguma olw'obwesigwa bwenkusaamu
Gum'omwoyo nesiga nga bwenkwesiga
Bino bye nkugamba mazima
Nkulayilila nkomawo ku lulwo
Kuba gw'atambuza obulamu bwange

Nze wesibeere nawe naaba n'ani
Silina mubeenzi ananjoyota ng'omwoyo gwekyanze
Nseka mu bilooto, mu matumbi budde mu kiro (ooh...)
Kati omukwano vuma muvume,
Ondi wala nyo nyo nyo



Credits
Writer(s): Naava Grey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link