Mr Money
Nze bampita bad Bobi Wine
Abangoba balabye ndiwala
Bwekuba kufubutuka misinde, abangoba bo bakongojja
Omugagga nomwavu, guno'muziki kagukukoneko
Nze yala zankubako naye nga zakukubye yala olunyumya
Osasira nga nyo omuntu amala omwaka mu yala, nafata omulala
Nga tolina sente
N'obulamu bwesiba
Obeera tewefeelinga
Ne m'maka oba towera
Nga tolina sente
N'emikwano gikwekuba
Obeera awo bwotyo otyo
Buli wamu tebakulabawo
Wabula man made money but money made man mad (Mister Money)
Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)
I said man made money but money made man mad (Mister Money)
Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
Waliwo no n'officer eyandya ku patrol ekiro nga ngaliko
Yandaga nti yansalako mwana waffe n'empingu nazintekako
Nangamba you Bobi Wine you're under arrest cause you do this so many times
Now I will take you to CPS, and you make a statement
After the statement, I will charge you, for idle and disorderly
Ne mpapa awo nensikayo omudda nemuwa ate neyeraga bwerazi
My friend you think this is the ekiwani you say of kasabuddo
Ne nsikayo ogwokubiri omudda, nagwo era ne ngumuwa
Aba tanabako kyayogera, ne musimba ogwokusatu
Ne mugamba kati oba onta ng'onta, bwoba tonta ng'onta
Nasitula amaaso ge, nagasimba ku ekyesatu
Nagajja ku ekyesatu, nagazza ku mpingu zange
Nagajja ku mpingu zange, nagazza ku ekyesatu era
Awo olwagajja ku ekyesatu nanzijjako empingu nange ne ntekayo

Waliwo n'ensolo eya hajji eyali eyo ewaffe eyajimmenya nze
Hajji, eyalina sente nga naye muzeeyi ng'ate mubi nyo
Hajji, ngamatira Kate nga naye Kate akyaali mu somero
Wabula nga bwomanyi sente (uh!)
Sente wekuba egonza
Hajji, ngakwata sente
Nga alumba bazadde ba Kate
Hajji, nga temera maama, bwamala nga temera taata
Nga abagamba mbasaba Kate
Njagala kuwasa Kate (I)
Njagala muteke m'maka amapya genzimbye e munyonyo
Kati yogera oba ompa ng'ompa, oba tompa ng'ompa
Ko bbo mugende muteese, bwaba asiimye mugende
Hajji ngasalako Kate
Nga amugamba njagala kuwasa
Nekekobogozza, nti anti Hajji nkyaali mu somero
Ko ye nti byosoma okufuna, anha!
Ate nze byendeese
Awo nakakuba Benz, nakawa n'ekyapa kyenyumba
Nakagamba kati oba oja ng'oja, oba toja ng'oja
Ko kko nti hajji tugende, tukabale akabimbi kaffe
Man made money but money made man mad (Mister Money)

Ezikumeza n'olubuto wade telubadeko (Mister money)
N'abakusinga emyaka ne bakuyita ne muzeeyi (Mister money)
Ani yali alabye ku mwana wo mugaga nga mubi (Mister money)
Olaba ne chairman Nyanzi avimba mu central (Mister money)

Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa

Credits
Writer(s): Bobi Wine
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Link
Other Album Tracks
© 2025 All rights reserved. Rockol.com S.r.l. Website image policy
Rockol
- Rockol only uses images and photos made available for promotional purposes (“for press use”) by record companies, artist managements and p.r. agencies.
- Said images are used to exert a right to report and a finality of the criticism, in a degraded mode compliant to copyright laws, and exclusively inclosed in our own informative content.
- Only non-exclusive images addressed to newspaper use and, in general, copyright-free are accepted.
- Live photos are published when licensed by photographers whose copyright is quoted.
- Rockol is available to pay the right holder a fair fee should a published image’s author be unknown at the time of publishing.
Feedback
Please immediately report the presence of images possibly not compliant with the above cases so as to quickly verify an improper use: where confirmed, we would immediately proceed to their removal.