Ninga Omuloge

Nkeera kumuketa buli bwebukyanga Ntambuuza kasobo nganegendereza
Obutagwa mubunya Sandiyagadde amanye Nti mubega olwokuba guno mukwano
Guntuma gunjagaza yela kiba kizibu nyo okutebeereza nti naye
Bwatyo bwawulira

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...

Ninya silinya Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye Ninga omuloge
Ninya silinya Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye Ninga omuloge

Nsubira okuba naye eyo mudda Ssisubira kuba namulala
Yena Yasingira abalala Kuba omukwano gwandaga gwansusu
Alina engeri gyazitoya amaaso Ankubako mulimunze nenzigwamu Mba
Ng'ali ku muliro nga naye sigya Ono mulenzi mwotanyumilwa Yelaaa...
Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa...

Ninya silinya Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye Ninga omuloge
Ninya silinya Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye Ninga omuloge

Kanewane...
Kuba omutuffu yantute (
Yantutee...) Kambe n'ono kuba abalala bona nze sigye.
. (nze sigye) Nze kamwewe omutima omwoyo n'omubiri...
Kantule...
Ntende...
Kanfumbe...
Kanywjjajjaere...
Nywere makazi Ew'ono...

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa...

Ninya silinya Ntunula nga atalaba Simanyi kikyanfudde abaye Ninga
Omuloge Ninya silinya Ntunula nga atalaba Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge Ninya silinya Ntunula nga atalaba Simanyi kikyanfudde
Abaye Ninga omuloge Ninya silinya Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye Ninga omuloge Ninga omuloge



Credits
Writer(s): Naava Grey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link