Nja Kwagala

Babie, ondaze nyo ebilungi bukya tubeela babiri nga tuli ffembi,
Tewegombyeyo balala nga omukwano gwaddala
Now you show me, omukwano omutali nkenela, mwenya kati nafuna emirembe, nseyeya nga lyato kunyanja nga neyagalaaa.
Ahhhhhhhhhh buli kyoyagala kingambe,
Ahhhhhhhhhh njakwagalila ne mu bulwadde,
Guno omukwano gusukulume, nga nze ndiwoo nga oliwange ela mubukadde nga tuli wamu.
Nga omukwano ogw'olubeelela we gubeela,
Nja kwagalaa,
Nga omusana we gutaakowe okuboneka buli lukya,
Nja kwagalaa.
Kuno si kusubiza newaddeyo bino byona okubitukilizanga,
Guno omutima kyegundagila kyenkoola, ye mukama wange,
Gwempuliriza kunsonga zona ezikwata ku kwagala,
Yanjawulira ekkubo ettufu ku kyaamu, gwe gundaze nti omutufu yegwee.
Ahhhhhhhhhh buli kyoyagala kingambe,
Ahhhhhhhhhh njakwagalila ne mu bulwadde,
Guno omukwano gusukulume, nga nze ndiwoo nga oliwange ela mubukadde nga tuli wamu.
Nga omukwano ogw'olubeelela we gubeela,
Nja kwagalaa (nja kwagala),
Nga omusana we gutaakowe okuboneka buli lukya,
Nja kwagalaa (nja kwagala).
Mubonna, gwe asinga yo okuntegela,
Era, onsigila buli mbeera,
Yegwe, ansuza atudde, ntunula lubelera,
Wotobadde mpulira ntabuka, seetageenga.
Ahhhhhhhhhh buli kyoyagala kingambe,
Ahhhhhhhhhh njakwagalila ne mu bulwadde,
Guno omukwano gusukulume, nga nze ndiwoo nga oliwange ela mubukadde nga tuli wamu.
Nga omukwano ogw'olubeelela we gubeela,
Nja kwagalaa,
Nga omusana we gutaakowe okuboneka buli lukya,
Nja kwagalaa.

Credits
Writer(s): Naava Grey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link