Kiva Kuki?

Lekka nkuwe
Endagano esoka ate esembayo
Nkuwe
Ekilayiro ekisoka n'ekisembayo
lekka mpozze
Buli musango gwona gwebakutekako
Nsasule abanja gonna gebakusibako
Nziguddewo amattu
Nyumizza kubyona by'oyagala
Kino tekiri ku probability eeeh eeeeh heeee
Nkwagala nawe olaba aaa

Ekikutemba n'ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki
Gwe n'omala ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki

Akuba owuwe
Akuba awumbawumba
Tukikole mpola
Tetukossa mabwa
Ate n'addingana amawolu
Yagajjamu omukutto
Nkwagala ebyalero n'enkera
Kankuwane yadde banji bakunyoma
Nkuffumbe kyenkya nkulyeko
Ekyemiisana n'ekyeggulo
Nze nebazza Katonda eyakutonda
Eyampa omulungi bambi yakuwunda
Yakumalayo Yakumalayo oooo oooo

Ekikutemba n'ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki
Gwe n'omala ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki

Nziguddewo amattu
Nyumizza kubyona by'oyagala
Kino tekiri ku probability eeeh eeeeh heeee
Nkwagala nawe olaba aaa

Ekikutemba n'ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki
Gwe n'omala ondekkawo
Kiva Kuki
Buli dakika gyetuyombamu
Kiva Kuki
Okimanyi ndi muntu munno
Kiva Kuki
Olusii bintabukako
Kiva Kuki



Credits
Writer(s): Nealson Moses
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link