Ebiroto

Let me tell them

Nakedde kumakya
Nentekako akakotii
Nentambula ngendeyo
Yonna nze ngawenje
Gyenasanze omwana eyamazze
Akababba aaaa
She's so bright
Atukula nyoo
N'ebyokola nkugambye byanemyee
Akalosa keyekuba
Kantekamu emizze
Emizze
Nantalabika labika
Asingako ku kimuli kyendaggu
Abeera ne smile mumaaso ge
Namanyo gge gatukula nyooo

Olimu ebiroto ebiroto
Yegwe kibunomu
Gwenali ninda nga
Olimu ebiroto ebiroto ooo oooo
Yegwe kibunomu
Gwenali nindanga

I'm in love with this beautiful lady
Simanyi kiki naye nga ndi kubunkenke
Nebyokola nze binemye namagezzi ganesibye
Ooooo Ooooo
Nemufuna ono owange mba mazze
Munyambe mumungambire eeeh
Ndi eno mulinze ndwadde ekirwadde
Yekka yakiwonya
She's my life
She's my whole
Lyesuubi lyange eeee
She's my everything

Olimu ebiroto ebiroto
Yegwe kibunomu
Gwenali ninda nga
Olimu ebiroto ebiroto ooo oooo
Yegwe kibunomu
Gwenali nindanga

Nantalabika labika
Asingako ku kimuli kyendaggu
Abeera ne smile mumaaso ge
Namanyo gge gatukula nyooo
Nemufuna ono owange mba mazze
Munyambe mumungambire eeeh
Ndi eno mulinze ndwadde ekirwadde
Yekka yakiwonya
She's my life
She's my whole
Lyesuubi lyange eeee
She's my everything

Olimu ebiroto ebiroto
Yegwe kibunomu
Gwenali ninda nga
Olimu ebiroto ebiroto ooo oooo
Yegwe kibunomu
Gwenali nindanga



Credits
Writer(s): Nealson Moses
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link