Ntunulira

Hey yeah yi
Ntunulira ondabe munda
Okimanye nina ebiwundu munda nze
Bigya lwakub'era gwe
Omwagalwa omulungi nga wefudde yeah
Omutima ngukuwadde
Naye ate mukwano labayo ontadde yeah
Mu kizikiza eno gy'ontadde
Gyenkabidde labayo nswadde yeah
Ne ka-face kafe okononye
Tokyamwenya labayo onyize yeah
N'ebiroto byange obyononye
Byenalota nga ndi nawe baby

Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe
Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh)

Entandikwa y'omukwano eringa nsuulo ooh yeah yeah
Twatandika twelera, mukwano kati labayo onewala
Esanyu lyetwafuna, lwaki kati amazziga gondabya nze
Jjukira ffe gyetwayita, n'ebimu nze byewansubiza
Akaguddo kwetwayita nga tetwagala yadde abetwefasa
Kati oyitira ku mabali, nga wewala nze okukwefasa
Baby look at me (look at me)
Baby look at me, baby ah yeah oh oh he yeah (hey yeah)

Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe
Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (kikwano jjukira)

Zino si ntalo, nga ziri mu sometimes in April
Tokyusa color, omuzungu wange sigala ku bbala
Sirina ago malala, abo baabi batya no byenkola
Baby sirina ago malala
Baiby yi
Eh, baby oh no no, no no oh
Chocolate omwagalwa
Omulungi owange
Yadde ndaba bangi mu kubo
Omutima gwasima gwe dear
Hey yeah, hey yeah
Omuzungu owange my baby

Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe
Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh)

Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe
Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye
Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh)
Geosteady yeah yeah
Geosteady on another love love tune yeah

Credits
Writer(s): George Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link