Sente

Fukamira ssaba (oh yeah)
Manya okuzifuna, ng'eno bw'okola (oh yeah)
Yadde n'enkya zibula (oh yeah)
Topowa, kanya gwe okole
A Geosteady (oh yeah)
A Geosteady, I am so ready (oh yeah)
Ready and steady (oh yeah)
Nnonya sente

Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)
Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)

Ku makya enjuba tenavayo
Mu mutima gwo waliwo eddoboozi erivayo
Nti ozukuke otandike, okukola manya
Osimbe omuti, ogunakuwa ekisikirize ng'okadiye laba
Nze nakimanya, bwesikole ate nalya wa? (Eh yeah)
Omuvubuka omuto omukulu n'omukadde
Buli omu, azagaza kikye
Kobe mu uptown, oba mu downtown, eh-eh

Omukazi ayagala bizigo bye
Ate omupangisa ayagala zimba yiye
Omwana ayagala bling
Ate omuzadde ayagala fees
Omuwanvu n'omumpi
Owewala n'okumpi, eh eh

Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)
Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)

No man is an island
Buli omu yetaaga mune
Olwono twezimbe
Kale bwoba nga osubula ngato na mpale
Kansubule essati nange, yeah
Luno olugalo lwosonga muno
Ziri essatu zisonga wuwo
Kati kulya kwambala, na kusula
Sente sente sente, by'oyogera babyetanira
Bwoba nga ozisuza, sente sente sente sente
Oh oh, ah yeah

Omukazi ayagala bizigo bye
Ate omupangisa ayagala zimba yiye
Omwana ayagala bling
Ate omuzadde ayagala fees
Omuwanvu n'omumpi
Owewala n'okumpi, oh oh

Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)
Oyagala okuba obulungi (sente)
Oyagala okuvuga ennungi (sente)
Mwana ume, mwana uke (sente)
Mafarangha pesa randi dollar (sente)

Ku makya enjuba tenavayo
Mu mutima gwo waliwo eddoboozi erivayo
Nti ozukuke otandike, okukola manya
Osimbe omuti, ogunakuwa ekisikirize ng'okadiye laba
Nze nakimanya, bwesikole ate nalya wa? (Eh yeah)
Omuvubuka omuto omukulu n'omukadde
Buli omu, azagaza kikye
Kobe mu uptown, oba downtown, eh-eh

Omukazi ayagala bizigo bye
Ate omupangisa ayagala zimba yiye
Omwana ayagala bling
Ate omuzadde ayagala fees
Omuwanvu n'omumpi (oh nana)
Owewala n'okumpi, eh eh

Ekinkubya tear gas mukatale (sente)
Ekiremeza abafuzi baffe mu ntebe (sente)
Ekinkeza nyimbe nze nange mu ndabe (sente)
Ekitukozesa bu show buno obutagwa (sente)
Ekinvuza ka boda ekiro mu kawewo (sente)
Ekinvuza taxi ku bugubi buno (sente)
Ekinkeza mu DT nze (sente)
Mafarangha pesa rand dollar (sente)



Credits
Writer(s): Fred Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link