Biri Biri (Live)

Nkwagala nga otudde wali, wali ih ye eh eh (wali)
Ne nkunyumiza biri, ebyaliwo luli ih eh
Mu ka umbrella, bwetumwenya, bwetwewana yeah uh
Mbera mbirowozako
Wesunangako nga muno akufako eh eh
Oh baby
Mukwano oh mukwano
Munange tomanyi kiri eno
Nyamba mukwano, yamba

Nkwagala biri, biri biri biri ih, ih ye eh eh
Wankola bubi, bwewaduka luli ih, ye ye eh
Nkwagala biri, biri biri biri ih, ih ye eh eh
Wankola bubi, bwewaduka luli ih

Omukwano guwoma, ngamba-ko nti tolinkyawa
Abangi bagenda, abangi bo bajja ne bekyanga
Ngamba linda embaga, embaga njireta tewekyanga
Nkwagala nyo nyo nyo nyo, sing'okimanyi sing'okimanyi
Wanondayo mu bangi, n'onzija mu baali, nava mu baali
Mukwano oh mukwano, munange tomanyi kiri eno
Nyamba, nyamba kuba okimanyi nawe

Nkwagala biri, biri (biri biri biri, ih)
Biri biri biri baby
Wankola bubi nyo luli (bwewaduka luli ih)
Luli luli baby
Nkwagala biri, biri (biri biri biri, ih)
Biri biri biri biri biri biri biri
Wankola bubi nyo luli (bwewaduka luli ih)
Maama!

Omukwano guwoma, ngamba, baby nze to!
Eh yeah
Nze ndaba bangi bagenda
Ndaba bangi nga bajja ne bekyanga
Yeah
Oh
Nze ngamba linda embaga
Nze ngamba linda embaga, love
Nze ngamba linda embaga, embaga njireta tewekyanga
Nkwagala nyo nyo nyo nyo, sing'okimanyi, sing'okimanyi
Wanondayo mu bangi, n'onzija mu baali, nava mu baali baby
Mukwano bambi nawe gwe, munange tomanyi kiri eno
Nyamba, nyamba, nyamba nawe

Nkwagala biri, biri (biri biri biri)
Ih ye eh eh
Wankola bubi, bwewaduka luli ih, ye ye eh
Nkwagala biri, biri biri biri ih, ih ye eh eh
Wankola bubi luli, (bwewaduka luli ih)

Wankola bubi luli
Nze wankola bubi nyo luli (bwewaduka luli, ih)
Wankola bubi nyo luli
Maama wankola bubi, luli (bwewaduka luli, ih)
Wankola bubi nyo luli
Wabula wankola bubi nyo luli (bwewaduka luli,ih)
Wankola bubi luli, yeah
Nakugamba linda embaga, dear (bwewaduka luli, ih)
Wada mu kulobabulobi
Nagamba lindako maama ndabe (bwewaduka luli, ih)
Oh maama maama maama maama
Nkwagala ng'otudde wali (bwewaduka luli, ih)
Yeah eh eh
Ne nkunyumiza biri, ebyaliwo luli
Mu ka umbrella, bwetumwenya, bwetwewana
Mbera mbirowozako
Wesunangako nga muno akufako, eh-eh
Mukwano, mukwano
Munange tomanyi kiri wano kale
Nyamba mukwano



Credits
Writer(s): Mansour Ssemanda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link