Gundeeze (Live)
Owulira otya wobeer'awo
Nga munnowo taliwo
Maama mpulira bubi eno (mpulira bubi eno)
Nga munage taliwo
Baby wajja ng'enkuba, bweneggama kwe ku kufuna
Siyinza Kukuleeka, muntu yenna kukweddiiza
Baby sijja kwatula, ebbanga lyenakwagalira (ebbanga lyenakwagalira)
Kati tulinze na mbaga, kyekyaama kyetwekumira
Yoono antankumbye amaggolo, tankubya amaggoolo (tankubya amaggoolo)
Yoono antwala mumaaso (antwala mumaaso)
Ya nsomesa eby'omukwano (eby'omukwano)
Ekyama kyenekumira
Kuggwe kwenasokeera
Yeggwe eyandaga enjuba
No musaana nondaga omukwano
Nga gundeeze (nga ninda)
Gundeeze wee (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh gundeeze wee (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Gundeeze leeze, mukwano gunankutula
Mukwano gunna ndwaaza, baby gunankabya
Mwana wa maama (mwana wa maama)
Twasaba essaala (twasaba essaala)
Eno ye saawa, tulabe ebyavva mussaala
Oli omu munsi eno
Olinga malaika munsi eno
Ng'onjagaaza nnyo ensi eno
Waama tunyumirwe ensi eno
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Gundeeze wee (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Gndeeze bambi (nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Njagala kale ngulye (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh Baby (nga ninda)
Mukwano gwo baby (nga ninda)
Gu ntambuza nzzina (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Oh! Nga gundeeze (nga ninda)
Oh oh baby (nga ninda)
Yeah eh-eh (nga ninda)
Mpulungula, mpulungula ko
Empulungusse zonna ozijeemu (mpulungula)
Nsomasoma, ng'akapapula ng'ebiriko obyetaaga
Nze ndi ready okukuuma
Baby sijja kukwegaana
Olinga omufaaliso, kwenfuniira otulo omufaaliso
Tugende leero mu disco
Nga gundeeze (nga ninda)
(Nga ninda)
Nga gundeeze (nga ninda)
(Nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Oh! Baby (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Kale maama (nga ninda)
Omukwano gwo maama wee (nga ninda)
Nze nga gundeeze (nga ninda)
Maama maama maama maama (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Mukwano gwo baby (nga ninda)
Nze nga gundeeze (nga ninda)
Maama maama maama yaye (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Mukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Mukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nga munnowo taliwo
Maama mpulira bubi eno (mpulira bubi eno)
Nga munage taliwo
Baby wajja ng'enkuba, bweneggama kwe ku kufuna
Siyinza Kukuleeka, muntu yenna kukweddiiza
Baby sijja kwatula, ebbanga lyenakwagalira (ebbanga lyenakwagalira)
Kati tulinze na mbaga, kyekyaama kyetwekumira
Yoono antankumbye amaggolo, tankubya amaggoolo (tankubya amaggoolo)
Yoono antwala mumaaso (antwala mumaaso)
Ya nsomesa eby'omukwano (eby'omukwano)
Ekyama kyenekumira
Kuggwe kwenasokeera
Yeggwe eyandaga enjuba
No musaana nondaga omukwano
Nga gundeeze (nga ninda)
Gundeeze wee (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh gundeeze wee (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Gundeeze leeze, mukwano gunankutula
Mukwano gunna ndwaaza, baby gunankabya
Mwana wa maama (mwana wa maama)
Twasaba essaala (twasaba essaala)
Eno ye saawa, tulabe ebyavva mussaala
Oli omu munsi eno
Olinga malaika munsi eno
Ng'onjagaaza nnyo ensi eno
Waama tunyumirwe ensi eno
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Gundeeze wee (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Gndeeze bambi (nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Njagala kale ngulye (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh Baby (nga ninda)
Mukwano gwo baby (nga ninda)
Gu ntambuza nzzina (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Oh! Nga gundeeze (nga ninda)
Oh oh baby (nga ninda)
Yeah eh-eh (nga ninda)
Mpulungula, mpulungula ko
Empulungusse zonna ozijeemu (mpulungula)
Nsomasoma, ng'akapapula ng'ebiriko obyetaaga
Nze ndi ready okukuuma
Baby sijja kukwegaana
Olinga omufaaliso, kwenfuniira otulo omufaaliso
Tugende leero mu disco
Nga gundeeze (nga ninda)
(Nga ninda)
Nga gundeeze (nga ninda)
(Nga ninda)
Omukwano gwo baby (nga ninda)
Oh! Baby (nga ninda)
Maama nga gundeeze (nga ninda)
Kale maama (nga ninda)
Omukwano gwo maama wee (nga ninda)
Nze nga gundeeze (nga ninda)
Maama maama maama maama (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Mukwano gwo baby (nga ninda)
Nze nga gundeeze (nga ninda)
Maama maama maama yaye (nga ninda)
Oh baby (nga ninda)
Mukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Mukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Credits
Writer(s): Mansour Ssemanda
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Link
Other Album Tracks
© 2024 All rights reserved. Rockol.com S.r.l. Website image policy
Rockol
- Rockol only uses images and photos made available for promotional purposes (“for press use”) by record companies, artist managements and p.r. agencies.
- Said images are used to exert a right to report and a finality of the criticism, in a degraded mode compliant to copyright laws, and exclusively inclosed in our own informative content.
- Only non-exclusive images addressed to newspaper use and, in general, copyright-free are accepted.
- Live photos are published when licensed by photographers whose copyright is quoted.
- Rockol is available to pay the right holder a fair fee should a published image’s author be unknown at the time of publishing.
Feedback
Please immediately report the presence of images possibly not compliant with the above cases so as to quickly verify an improper use: where confirmed, we would immediately proceed to their removal.