Wakyuka

Take you to soweto
Akuna muchezo
Yo ma everything girl oh no no no...
Olinga amazzi amayonjo,
Eri mu Zion .
Nze wantolola oh no no no.

Mukwano wadde wakyuka kyuka
Fume eri esonsomola yasigala eno
Obulungi bw'obwolina
Bulinga munyenye eyaka okuffa
Komawo eno owe no no no no

Kati nkwate wo akagali
Oba natuma askari
Omukwano Gwo'no alali
Manyi byali mu pulani
Kati nkwate wo akagali
Oba natuma askari
Alali
Mu pulani oh no no
Ntwaala ntwala
Nze nakoowa nadda
Obwongo sikyategera... Ntwala.
Nakati byantama dda,
Wesimye walunjiwa dda,
Oli munyo munva,
Ntwala
Ntwala
Baibiiieeee...

Mukwano wadde wakyuka kyuka
Fume yo eli esonsomola yasigala eno
Obulungi bw'obwolina
Bulinga munyenye eyaka okuffa
Komawo eno oh no no no...

Baby girl you and me
Kabalumwe emitwe
Byona tubyekole eh
Tele tele tele wundo
Baby girl your ma darling
Tugende Wala tubuke
Nebyenkya byankya oh no
Tele tele tele woman
Bagamba gwe wanyonona omubiri no'bwongo ewange mwenda.
Ne'maama yanyiga nyiga
Oh noo... no no no

Mukwano wadde wakyuka kyuka
Fume eri esonsomola yasigala eno
Obulungi bw'obwolina
Bulinga munyenye eyaka okuffa
Komawo eno oh no no

Take you to soweto
Akuna muchezo
Your ma everyting girl oh no no
Kati nkwate wo akagali
Oba natuma askari
Omukwano gw'ono alali
Manyi byali mu pulani...
Kati nkwate wo akagali
Oba natuma askari
Alali
Mu pulani... oh no

Mukwano wadde wakyuka kyuka fume eri esonsomola yasigala eno,
Obulungi Bw'obwolina
Bulinga munyenye eyaka okuffa komawo eno oh no no
BLACKMAN.



Credits
Writer(s): George Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link