Nyongera

Nyongera ku love
Mumaaso go sikyawera
Bwontunulira ontimba bula
Tokyandaga care
Baibe eeh
Nemikwano jyo mbu kinkira
Nze onsenza lutti onjuza diba
Naye manya nti binyuma
NYOO HMM

Nyongeraku love
Nyongeraku love
Nyongeraku love eno

Nyongeraku love
Nyongeraku love
Nyongeraku love eno

Ebisulo byobukyawe binsula
Byenfumitiriza ebyo byonkola
Nze sikyali na sure
Oba mumbugo
Lubaale nkyasuza
Kiki ddala onumya
Nga twapepeya wansi wenjuba
Nga nesigama kugwe nenguma
Kati onkuba kiiso wefudde atandaba
Onfudde kinene kyawanga
Bwotunulamu bulumi bwensaana
Manya omutima gwolebya
Baibe nawe telela tonumywa

Nyongeraku love
Nyongeraku love
Nyongeraku love eno

Nyongeraku love
Nyongeraku love
Nyongeraku love eno



Credits
Writer(s): Wow Muzikal
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link