Kwata

Look inna mi eyes
De ma brazing
Mutima gukulukuta its fading
Newogezako to erase me
Baby i'll never regret
Natula nekulafoledi
Ndowoleza omukwano how to be need
Naye wanyima ka list
Kumutiima gwo kufunamu ka sit eeh
Byona mbikola lwakuba gwe
Biloto byakukwagala tube bazadde
Nakasaana kememudde
Kakira bulunji bwo nze binsobedde

Kwata...
Nkuwe omutima gwange twala
Uhh eiye
Kwata...
Nkuwe omutima gwange twala

Newengezako to try
Kuweleza ka messege no reply
Negumya so i dont cry
Naye nga why do you keep lying
No no
Nga ate mbikola kuluwo
Njagala mbere best friend wo
Nkulwanire entalo zo
Kuludda lwo mbere bodyguard wo
Yanguwako dont be late
Tukole mukwano celebrate
Babiiri babiiri jubilate

Kwata...
Nkuwe omutima gwange twala
Uhh eiye
Kwata...
Nkuwe omutima gwange twala

Look inna mi eyes
De ma brazing
Mutima gukulukuta its fading
Newogezako to erase me
Baby i'll never regret
Yanguwako dont be late
Tukole mukwano celebrate
Babiiri babiiri jubilate

Kwata...
Nkuwe omutima gwange twala
Uhh eiye
Kwata...



Credits
Writer(s): Wow Muzikal
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link