Kyenalootanga

Ekintu Kye Nalootanga
Kye Nalinda Nga
Kye Nayayaniranga
Mukama Akimpadde
Angemulidde
Okukira Ebyo
Byenalowzonga
Nti Oba byebisinga
Mukama Mukulu Akola Ebinene
Nebwetuta bisubidde
Kye ki muyisa Katonda
Kubibye Omuntu
Olina Wokooma

Mukama Akola Bikulu Byokka
Eno Embagga Gyetuliko
Yawomye Nekamala
Newolaba tuffa essanyu
Luno Olunaku Lugenze eyo
Mubyafayo

Omuntu gwe Nanonya
Okumala Ebbanga
Owokundabirila
Nga tutuse Ategera
Omulungi Ono
Lwaleero Mulina
Mukama osoboola
Ompadde omubezi
Ebyange Birungi
Katusabe otukumire
Nga wamu waliwo
Amalindirizi Agafuba
Enyo Okubyonona

Ekintu Kye Nasabanga
Ye Embagga eno Tulijjukira
Omwakka guno Lunaku Luno
Essawa eno
Bisigale Mu byafaayo
Emyaka Bukadde
Mukama Munene Akola
Ebikulu Ne Lwetutabisubidde
Nawe mwesige Asumulule
Ebyesibye edda mu bulamu bwo

Ekintu Kye Nasabanga
Ye Embagga eno Tulijjukira
Omwakka guno Lunaku Luno
Essawa eno
Bisigale Mu byafaayo
Emyaka Bukadde
Mukama Munene Akola
Ebikulu

Mukama Osobola
Ompadde omubezi
Ebyange birungi

Omwakka guno Lunaku Luno
Essawa eno
Bisigale Mu byafaayo
Emyaka Bukadde
Mukama Munene Akola
Ebikulu



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link