Ebikumazeeko Emirembe

Mpita mu mbeera nzibu nyoo
Saako okusekererwanga
Nabantu benesiga nga
Bafuse ekizibu jendi
Obulumi bunno mwendi
Ye nga bunsuseeko banange
Nkyayidwa ndekedwawo
Mpanjaga ne nsimbi sizilaba
Menyedwa omutima nadukilawa nze silaba yo

Ebyo ebikumazeeko emirembe he
Nokaaba amaziga nosinda
Buli wotunula okomye mu maaso ndaba kisenge
Nkusaba nywere dala
Olinayo atakwelabidde
Awali Katonda wo tewali
Mbeera etakyuuka

Newunyiza era nentyamu
Bwenazudde ekigambo muntu
Bagala alinna nebasusuta bwokala nebakuta
Enkola enno bweti
Ye nga elumya nyoo banange
Mwadawa benalinga nabbo
Nemwelabila temuli besigwa
Kinumya omutima
Nayigila kwekyo sibyangu

Byonyumyako ebikunyiga
Abasinga tubiyiseemu
Bifuuse oluyimba mu bulamu bwaffe
Ekyo Mazima tuli bajjulizi
Ennaku eyo mwoli
Kilizza lurikya lumu erikoma
Damu esuubi obe namanyi
Ebikutawaanya bya kiseera
Lwali kusitula Oyo Bali kunoonya gwe
Gumunkiliza



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link