Tewali Akutegera

Olwana Olutalo wekka
Kino abakilaba kale tebakimanya
Waliwo nabakwesimisa wooli
Nga balaba wateleela
Otulawotudde newesilikila
nowunzika omutwegwo mubilowoozo
Nebwewabaawo ekisesa gwetosekka
Kubanga olwalutalo ku meeme

Tewali akutegeela
Teli agenda kutegeela
Okulekka Katonda wo
Bwomufuula omulwanyiwo
Ensi nebwetekutegeera

Ofuba olabe nga obikako
Abakulaba babitaputta bulala
Waliwo nelwebisajjuka wooli
Olutalo nelweyongela
Ojjula ofuneko gyowumulira
Omaleyo akabanga nga tobalabye
Nebwobaviila olutalo telugwawoo
Songa nekumutima muli oyokebwa

Wetise bingi mundda
Nga nebimu kwebyo bikutula omwoyo
Waliwo nabakulwanyisa bangi
Nga nolusi tolinna musango
Ebizibu ebingi gwobyoyitamu
Abasinga kale tebabimanya
Mukama eyakutonda yamanya
Abeera awo kumpi akulwanileko



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link