Suula Byonna

Mbirowoza nebinyumila
Ebiribayo munsi empya
Bwembisoma mpulira nga biwooma
Kiritya nga ntuse yo
Abalala banyumidwa gyetulimu
Naye nabakoye ntoko
Buli eyajikoweno situka tugenda

Yanguwako
Tweddirayo ekka ewaffe mugulu
Suula byonna
Byo wambagatanyiza byo birwisa
Ali eyo alinze
Katonda kitaffe okutuyozayoza
Atukulise ensi
Nebitubaddeko byonna enkumu

Nkirowoza nekintabula
Okutula ku meeza emu
Ngandiwali ne kitaffe katonda
Simanyi oba nditunula ntya
Nga mbalabako ba jajja ffe
Bbali abatusoka
Sanyu eritagambika
Nina Okugenda

Tuliyingira mukitibwa
Nemiriza egitogerekeka
Ngatwambadde ebyeru
Negure ezimasamasa
Tuyimbe ne oluyimba
Yesu nga akulembedde mu
Liriba ssanyu erinji
Tosubwa kugenda



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link