Ndiwano

Pa lala pa pa
Pa lala pa pa
Pa lala pa pa
Paa
Birowoozo binsuuza kubuta kyenzil'eno nzile eli nga bwe magamaga ndabe
Obo oli awo nakulengela ng'otuusse
Silina buwelelo w'otoli mba ntaawa
Nali manyi, nti nawe omanyi
Mu kaseela kali ke wasibulira mu ng'ogenda
Naaye kati, sikyayinza muli
kukwataganya mber'eno nga bw'efanana
Aaaah...
Ndi waano ndowooza
Ndi waano ninda
Ndi waano ndowooza aah aah
Ndi wano ndowooza
Ndi wano ninda
Ndi wano ndowooza aah
Tonindirila aah aaah aah
Bwe nindirila aah aah
Kan'akabanga kaba kaziibu nyo nga nebwe wetamwa
Tolabawo oyo akubutabuta
N'omukwano guba muziibu nyo bw'ogwewala
Gukulekamu akabuusa
Nti alidda ddi? Buliba budde kki?
Ani amanyi? Ngendeyo mulabe kko.
Kuba katti, sikyayinza muli
Kukwataganya mber'eno nga bw'efanana
"Bwe nindirila aah aah aaaah—
Naava
Ndi waano ndowooza
Ndi waano ninda
Ndi waano ndowooza aah aah
Ndi wano ndowooza
Ndi wano ninda
Ndi wano ndowooza aah
Tonindirila aah aaah aah aah
Bwe nindirila aah aah aaaah
Ebintu by'ensi temuli nga tewaali nkolagana wakatti waffe,
Nze nawe, byo temuli
Temubaamu kitibwa,
Temubaamu mirembe,
Omukwano guba guli ku kalebwelebwe
Oli kya muwendo mu bulaamu bwange
Sikyasoboola kubawo w'otoli ky'emva ninda
Nga ndiwano ndowooza aaahh aaaah... Hee eehh eeh eeeeh
Ndi waano ndowooza
Ndi waano ninda
Ndi waano ndowooza aah aah
Ndi wano ndowooza
Ndi wano ninda
Ndi wano ndowooza aah
Tonindirila aah aaah aah aah
Bwe nindirila aah aah aaaah
Hoo ooh eeh
Hoo ooh eeh eeeh eeeh
Hooo eeeh oooh



Credits
Writer(s): Naava Grey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link