Ninga Omuloge (Ninya Sirinya)

Nkeera kumuketa buli bwebukyanga
Ntambuuza kasobo nganegendereza obutagwa mubunya
Sandiyagadde amanye
Nti mubega olwokuba guno mukwano guntuma gunjagaza yela
kiba kizibu nyo okutebeereza nti naye bwatyo bwawulira

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa...
Simanyi kikyanfudde abaye

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Nsubira okuba naye eyo mudda
Ssisubira kuba namulala yena
Yasingira abalala
Kuba omukwano gwandaga gwansusu
Alina engeri gyazitoya amaaso
Ankubako mulimunze nenzigwamu
Mba ng'ali ku muliro nga naye sigya
Ono mulenzi mwotanyumilwa
Yelaaa...

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa...

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Kanewane...
Kuba omutuffu yantute (Yantutee...)
Kambe n'ono kuba abalala bona nze sigye... (nze sigye)
Nze kamwewe omutima omwoyo n'omubiri...
Kantule... ntende...
Kanfumbe...
Kanywere...
Nywere makazi
Ew'ono...

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa...

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninga omuloge



Credits
Writer(s): Naava Grey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link