Dembe

We no proud of the violence
We condemn the violence
Rasta No pride in the violence
Hear me now
Mbalaba Bakubagana Balumangana
Batemagana Mbalaba bagoobagana
Mu kiffo kyo ku lungamya
Omuntu eyandi badde wo mu kulungamya abavubuka
Kati ate yabakulembela okukola obutabanguko
Bino wenabilabye natidde nyo
Okulwana mu bavubuuka kususse nyo
Ate abakulembeze kibaswaza nyo
Wama abavubuka nze nsaba tukole bwetuti

Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Okuva mu independence tuli mu ntalo
Kyekyiganye ne Uganda okula lwa ntaalo
Buli Government ejja na ntalo
Ela bagala okugenda zzibe nga ntalo
Bachikola batya eli ebusuka nsaalo
Abakyuusa awatali kulwana ntalo
Lwaki, temukitandika ba ssebo
Ate mwagamba kyekyabalwanisa entalo
Lwaki oyoza engooye enjelu
Ate nozanika ku kiiti kyenzilo
Lwaki temulabila ku Mandela
Yafuga kiimu n'atta bendela
Abakulembeze okulwa mu ntebe
Kye ki leetela Uganda okufuka eddebe
Buli ayogela kko Ng'olwo afuse mulabe
Ekyo tekyituzimba tuba tudda mabega
Abantu bwobaleka neba londa wo
Omuntu atakooze neba mujaawo
Ekyo ne semateeka akyogela kko
Bwomu bikula kyosokela kko

Wabula Nsaba okulonda kubele kwa
DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Now this is a message
To every Ugandan
Especially the candidate
Right from L.C 1
Straight up to president
Violence is backwardness
While peace is Godliness

Gano gemazima gali agakawa
Ata nalabuka kati nkubusa boyi
Bwoba nga mu mazima oyagala Uganda
Ne mubikolwa okyilaga nga
Tuzimbe omusinji oguyamba Uganda
Nabana baffe kwebali labilamu
Amanye, nti omuntu ogenda mu buyinza
Techi-kyetagisa kuyiwa musaayi
Amanye, nti abantu besimbawo
Abantu nebalonda kkoAsinze nabafuuga
Gwebasinze namukwata nemu mukono
Naye, abakulembeze mutalaga kiimu
Kyakulwana
Lwaki mutukuza bubi
Laba bwetukuze nga tumanyikiimu
Kyakulimba
Lwaki mutukuuza bubi
Nze bwenjogela kukitufu Nonzingulako emisango
Awo oba otufuze bubi Ayawukana ne ndowoza yo
Tekyimufula mulabe wo Fena tuli bana U
Omukulembeze omulungi awuliliza ebiluma abantu
Nabaako kyakola wo
Buli muna Uganda wooli
Kikukaakata kko okukuma
Emirembe
Ffena tuli bana U

Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Dan Magic is a real magician
Dream studio jeguvugidde
Dan Magic is a real magician
Yah man
For God and my Country
Kampala Uganda, Africa
Booaaaaha



Credits
Writer(s): Robert Kyagulanyi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link