Kataala

The frenemies
They fear what they don' know
And they hate what they fear
That's why they hate me
Mother #!@

Wamma, njagala ntumire mikwano gyange
Abanyumirwa guno omuziki gwange
Muli b'akabi mwe abanvimbisa
Buli bwembakubira omuziki nemusasula ahh
Njagala ntumire n'abalabe bange
Abalemesa guno omuziki gwange
Kamukole mutya temunsobola kuba
Ndi w'akabi nyo nyo nyo
Kantumire ku ba fan bange (eyo)
Abanyumirwa guno omuziki gwange (eyo)
Muli b'akabi mwe munfudde kyendi
Buli wembakubira omuziki
Nemunyumirwa ahh
Kantumire ne ku balabe bange (eyo)
Abazalawa guno omuziki gwange (eyo)
Gyemukoma obutammatira
Gyenkoma okuleeta ate eby'akabi cho!!

Nakutte pen
Nenkwata n'olupapula
Nga nkumye n'omuti nempandiika
Kano akayimba njagala kagende eri
Bonna bonna
Abanjagala n'abatanjagala eyo
Yenze, bad Bobi Wine
Atambuza buli muntu akanaji naji
Siyimba bitaziimba ebyo ebiseera sirina
Nze mbakubira miziki gibasomese eyo

Some bwoy after taking ma lesson
Dem go back a yard and sort up dem issues bo!!
Bwebamala okwesortinga
Mukifo ky'okunnebaza nebanzalawa eyo
Waliwo n'abaali bannerijjako
Nebamala, nebankongokako
Nebasigaza kunjogerangako
Nti omuyaaye ono yatusukkako
Get your pen and get all your books
Put on your school uniform
You need to go to school fi 16 years
Obeere w'akabi nyo nyo nga nze

Kantumire ku ba fan bange (eyo)
Abanyumirwa guno omuziki gwange (eyo)
Muli b'akabi mwe munfudde kyendi
Buli wembakubira omuziki
Nemunyumirwa ahh
Kantumire ne ku balabe bange (eyo)
Abazalawa guno omuziki gwange (eyo)
Gyemukoma obutammatira
Gyenkoma okubeera ate ow'akabi

A badman a badman that is true
Idiot a idiot dat is you
You want a bad man like me you go back a school
Amazina amakoppe gamenya omugongo
Ababakira laba b'enkira
Ababamenya laba b'emmenya
The teacher's teacher
Beater's beater
Atankuba kigwo tanjogeza kaama nze
I defeat ma enemies lyrically
I defeat ma enemies physically
I defeat dem musically, financially and academically
Abammatira muli b'akabi kuba
Negwemumatira naye w'akabi
Ate abateesi abandaba obubi
Sibanenya bwentyo bwennali
Nga nkyaali bubi bo!!

Kantumire ku ba fan bange (eyo)
Abanyumirwa guno omuziki gwange (eyo)
Muli b'akabi mwe munfudde kyendi
Buli wembakubira omuziki
Nemunyumirwa ahh
Kantumire ne ku balabe bange (eyo)
Abazalawa guno omuziki gwange (eyo)
Gyemukoma obutammatira
Gyenkoma okubeera ate ow'akabi eh

Katutumire ku Mr. Kataala
Oli w'akabi nyo gwe totya nakuswaala
Ne dem wo kati omufudde kataala
Oli wa ma #!@ nyo nyo
Omusajja omutuufu abaamu
Amagezi agakola ekyo ekimugyaamu
Kati bw'otokola ekyo ekikugyaamu
Fe abalina amagezi awo oba otuvaamu
Long time mi a try edutain dem
Try edutain the idiot u dem
But di man dem still confused about
How to be cool and how to be a fool
Oyo amanyi nga amanyi nti amanyi
Aba musomesa mumuwulirize
Ate oyo amanyi nga tamanyi nti amanyi
Abeera yesbase mumuzuukuse now now
Atamanyi bwaba amanyi nti tamanyi
Oyo abeera muyizi mumuyigirize
Naye atamanyi bw'atamanya nti tamanyi
Yeesiiga ne #!@ ate neyewaana

Kantumire ku ba fan bange (eyo)
Abanyumirwa guno omuziki gwange (eyo)
Muli b'akabi mwe munfudde kyendi
Buli wembakubira omuziki
Nemunyumirwa ahh
Kantumire ne ku balabe bange (eyo)
Abazalawa guno omuziki gwange (eyo)
Gyemukoma obutammatira
Gyenkoma okusinga abo bemwaagala

Yoo!!
It's all about lyrical maturity
Not senseless pompersity
Ah we argue dem a understanding
From the last man standing
Well a fool will always take an advice for an insult
Ah dem nuh care bout di result
Dats why we nuh friend dem
Big up on yourself Tony Houls
Man a run tings
A make all di music y'all a superstar
Since 19 along to 2000 more
Paddy man, all di Fire Base entertainment and records crew
The hungry management
Member!!
No bwoy bad like badman
Mtssccheewwww



Credits
Writer(s): Robert Ssentamu
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link