Kiwanyi

Paddyman aah
Number one aah
Tonny houls aah
Kaba kawaani

So me no lie to the world seen
Make de people know the truth seen
A way we survive ina de ghetto man
Eeh

Lwali lumu nentesa nomukyala nsibe ekiwaani
Nalina plan nze nfe ye akube emiranga
Kubanga nsonga ya yala akajja City yakuyiya
Amabuggo olwawera nenjasimula nsibe ekiwaani
Kiwaani kyanywera nebaweta netubala ekisimbi
Kubanga Kampala kuyiiya bwoloba boss oba obusudde
Mu ghetto neri mubaloodi

Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eeh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)

Enaku wayita mbale ekisimbi nga kiwedewo
Namugamba leero kisibe offe ogwange gwakuba milanga
Teyagana yasiba ekiwaani ku last kyaleta John
Ku ssaawa eyokwasimula maama wa'baana nga tadamu

Zukuka zukuka maama wa'baana nga tadamu
Yasimula kisumulule maama wa'baana nga tanyega
Nabagmba omukyala tanaffa ko tubadde tusiba kiwaani
Banjimba nga bampita zolo maama wa'baana bamuzika
Ndabula mwe abasiba ekiwaani kyatabbu

Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)

Owa Police agenda nakulya (kiwaani)
Muba muweta ensonda nakuta (kiwaani)
Bwobanga omutemedeyo akaasa oba akaasa obudo (kiwaani)
Nagenda eMulago ndabe abava ekasawo bwebalaba omusawo (kiwaani)
Nomukazzi abulwa ekyokulya nafuna ezigula lipstick (kiwaani)

Ku Wilson osanga banyumye (kiwaani)
Naye nga basiba kiwaani (kiwaani)
Bamuzungu yasudde Gold babera basiba kiwaani (kiwaani)
Bwombuza ekigambo Bada nkudamu nti kyali kiwa.(kiwaani)
Natuuka nokusiba akajja nekabalema kubanga kiwa.(kiwaani)
Abakazzi obala 100 nga 99 enviri sizabye

Wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)

Wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)
Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)

Credits
Writer(s): Bobi Wine
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link