Oluyimba Lwa Yesu

Waliwo oluyimba
Lwenetanila nga oluyimba lwobuwanguzi
Luwulizza bulungi emeeme yange mpumula
Lutekawo obulamu obupya
Munze lumalawo amaziga gali
Agakulukuta entakera bulilukya
Nga sanguza luyimba olwo

Oluyimba lwengamba lweluyimba lwa Yesu
Palalala Bulikiseera lwo luberewo
Kumwoyo gwange
Bwenduyimba
Mpulira bulungi ebizibu bigenda
Omutima guteeka

Nfunayo akaseera
Okutunula kwebyo ebinsomoza
Nga bindi kumutwe nga nviiri binyiga
Mubelamu amabanja
Oba obwavu ebinyinga omutima gwange
Bwembitunulira answer bwembula
Nsumulula luyimba olwo

Tokitya mukwano
Osobola okubanga ebinyiga byebikunyoga
Tutwalire Mukama meeme zaffe ye amala
Yalokola abanaku abibi ngaffe
Yasitula esuubi lyabwe
Abayala abawa nebambala
Nebajja noluyimba olwo



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link