Okwagala Kwa Mukama

Mubiri ne Bwagutwala
Nebwagulwaza hakuna taabu
Oba ne bwajolonga Nagukola atya
Tantiisa nedda Nze omutima ogwange
Bulamu Obwange Nabumuwa oyo
Mukama Ate olwo
Antiisa aliba Ani

Tewali Tewali
Kirinjawukanya
Nokwagala Kwa Mukama
Mulabe afubye nyo
Naye era nebimusala nyo

Ngamba ne bwekiriba ki
Nebwakola atya Talitwawula ffe
Ennaku nebwajireta Mbu nterebuke
Teyekooya mwatu Oyo Yesu yangula Luli
Yawa bulamu bwe Okufirira Nze
Apaana Ndayide Sive wali

Yakingamba nalunye
Nentegera munsi eno mwendi
Nti ennaku eribawo Leka tugume
Alibawo kumpi
Wadde binankyokya bitya
Nenumwanyo mulabe wulira
Mukama Muwadde
Ebyange byonna



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link