Ogamba Otya (feat. Kendrat)

Black Market Records
Ah Kendrat
Buke Beats

Nze kampala bulago mbalimu nga chain
Tetubulwa agula sukali ne cocain
Tufuba okukola yade nga tufuna mpola
Tuli ba hustler ella mutugende mpola
Buno obulamu tubukungula nga kamila
Atantuba sikumalayo nsaba tompola

Time fi shine we gat no time to lose
Kasita nsimbula teli byakudayo
Nasisimuka sidamu kwebaka
Mubuli kyenkola nkikola seganya
Wentandika okunyumya gyempise
Mugyenvude okolamu ka picha
Mukama mwebaza makubo gatema
Kebenyanja sibulwa wempita

Obade ogamba otya
Obade ogamba otya (mbu tontya)
Obade ogamba otya
Obade ogamba otya
Wegoso kati tekawo entisa
Woba nga ogamba totya
Kati tekawo entisa woba nga gwe tewagopa
Kati tekawo entisa woba nga ogamba totya
Wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa

Blood gwe obade ogamba otya
Ekigoma ekigoma kyakubye abaniga basibye
Tuli ku ka party bakube bidandali
Bo bafa mafandali omuko owendali
Totunula kubali kigoma kikonkone
Amachupa bagekube
Aisha ne tonny amabala bagagule
Uganda mubafilika tulinga bajamayika
Street wozitukako tu ham zabamelika
Masasi gakutulika kituze tokyakyayika
Omuzanyo tugusulika ba ghetto yut mu uptown
Kuba kulabisa uganda twajisalako kiloto kubakakasa
Blessss

Salawano wobanga ogamba totya
Embwazilume buke yajifabanye
Buli wensembela gwegyoli nokankana
Mpita nga musisi zendeka zenjatika
Wemba nkuba nkuba nenkakasa
Nekubucha kilo zentemesa
Ndi chuwa ejumba likaluba
Gwe sembela nkulage byebina

Obade ogamba otya
Obade ogamba otya (mbu tontya)
Obade ogamba otya
Obade ogamba otya (wegoso)
Kati tekawo entisa
Woba nga ogamba totya
Kati tekawo entisa
Woba nga gwe tewagopa
Kati tekawo entisa
Woba nga ogamba totya
Wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa

Nze kampala bulago mbalimu nga chain
Tetubulwa agula sukali ne cocain
Tufuba okukola yade nga tufuna mpola
Tuli ba hustler ella mutugende mpola
Buno obulamu tubukungula nga kamila
Atantuba sikumalayo nsaba tompola

Nazina kumbaga omugole nasima
Wenazina nakyawa gweyasima
Yenze kawundo kali akakuba edilisa
Ninga kilawuli ekigumu ekitamenyeka
Namachupa nago olumu ntela ogameketa
Yenze akatabula akatabula obutwa
Kifalu nzibakuba nezisala
Kasozi every high ate tekamogoka

Obade ogamba otya
Obade ogamba otya (mbu tontya)
Obade ogamba otya
Obade ogamba otya (wegoso)

Kati tekawo entisa woba nga ogamba totya
Kati tekawo entisa woba nga gwe tewagopa
Kati tekawo entisa woba nga ogamba totya
Wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa

Ay Man Mi Name Dynaso



Credits
Writer(s): Kasule Arafat
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link