Masavu (feat. Diego)

Eeh eeh nsusuti
Big masavu nga tagya nakudigi
Nga nempale gyalimu siyabiri
Atasiba vako sibano abomufako
Nga omubiri gwalali guli kunakyo
Kigwere munsiko muwe kubibala
Ngyagala munene heavy eyabala
Mutwale munsiko muwe kumiwula
Tulye kumpafu oba kyetutumula
Muwasizewo mutwaleko neku honey munu nunu nu
Mugulire sweetie kati naye amunune nene ne
Ooo mulengele akirira
Nga asagala amabina gebitiguza
Mmm kiwala Kya neyiba

Ngyagala omukazi nga big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu
Ngyagala omukazi nga big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu

Mazina ntadde kulimooti
Nga azina alinga ankuba koodi
Masavu gali kumuzuli
Vakubali abatomerwa goati
Masavu ganyuma wali wensula
Buli kwekyusa nkwatako ku masavu
Masavu gagubya teliba buba
Gasobola okussa amasavu togatabula
Omukazi omunene anyuma bwakyuka
Kibeera kika omutwe negutabuka
Luku da we she goes
Like a lion her body rose
Muwe akamuli ka loozi
Bwakagana nga mulya pozi

Ngyagala omukazi big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu
Ngyagala omukazi nga big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu

Sirina mundu nti oba nkukuume
Naye olukulaba nga omutima gusoma koodi
Nakusangawa nga simukatale
Kuba obulungi bwo honey tosana lukale
Tula nywera siba nenkoba
Buli akusumbuwa honey nkusaba ondopele
Ngyagala okimanye siri wadondolo
Nga sinatuuka mukika tebatuuza lukiko
Ngyagala nkutwaleko eyo for vacationi
Yadde siyina nyingi afazali ndyewola
Ngyagala nkutwaleko eyo for vacationi
Yadde siyina nyingi afazali ndyewola

Ngyagala omukazi big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu
Ngyagala omukazi nga big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu

Ngyagala nkulambuzeko mu ghetto
Nkugulire obugoye honey mu owino
Okukwagala siba nga nze menye teeka
Mumutima gwo bwobula kale wonteka
Ngyagalako kale wakiri ofune kumpeera
Honey tondeka nze wano mudungu
Bwekuba akasimuko baby topikinga
Nkimanyi abayaye bangi bakucheatinga
Nsubiza bingi byenina nebyesirina aa
Naye ate lwendizifuna olijooga

Ngyagala omukazi big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu

Ngyagala omukazi nga big masavu
Nkitwale munsiko tulye kumpafu
Masavu nga big masavu
Masavu nga omukazi big masavu

I man mi name Dynaso
Dyno4ce kyekikosi



Credits
Writer(s): Kasule Arafat
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link