Incase (feat. Disan)

Vamuno damuno
Nsusuti a disan
Talanta ne Dynaso you know we dem bad abela wegoso buke beats pon the beat

Nze ngamba ekitufu nkimanye
Woba tonjagala ela nkwenenye
Nkoye okwagala atanjagala
Ate ngabanji mwana abanjagala
Nkoye okusindikanga bikeya
Ate nga tewali love jensasulwa
Ebitala binte nfuneyo omwana abikola
Nga anfako olabe wenyilila
Nga abimalanga byona byenjagala
Andetele nomela amalala
Nkoye ebyaduka duka
Nze gwebachawa amaso negamyuka
Ella nkoye ebyolumwa omutwe
Buli kade nze aba lumwa omutwe
Mbikoye mbiganye mbikoye mbiganye mbikoye

Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo eyo Sugar dada
Ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo
Eyo Sugar dada ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Gwe nakyala

Nebusa kati nakubuka
Lyalidogo kati lyafuluka
Obwali buzibye obude bwakela
Mbale manafa kati bampulila
Ne nsawo amaja tegakalila
Abakazi banji banepikila
Abakwefasa gwe obasembeza
Nga toyi zolukale bakuyingila
Kale singa kale sakusanga
Osanga sandigude wenti mukitimba
Ngawanimba mbuno wantimba
Kubisenge byo mutima gwo kumbe onfumba

Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo eyo Sugar dada
Ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo
Eyo Sugar dada ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Gwe nakyala

Nkumyusiza kubanga onkabiza
Nakulinda nga gwenotaja
Omutima gwange negubumbuja
Nganinda gwe nkuyite omumbeja
Naye nga hee naye nga lwaki oba onumya
Omutima gwange lwaki oba omenya
Kale onfude kyakuzanyisa
Ne Dynaso jali mpulila yejusa
Vamuno damuno
Vamuno damuno
Gwe buli maka tobulamu nga munyo
Okola delivery oli grovo
Nga beer tobulako kubuli mukolo
Nali nkubalila no nampeta
Naye kati namanyi ganzigwa
So disan yangamba oli mubadi gwe
Kyoka nempakana
Nkoye okunkyanga sili tena
Nkukasukila omikwano ogwepena
Akawuna gwe eyakagula
Kyoka nkukwatako wesika
Lwaki wekoza waki welaga kyoka okimanyi mbu ndi star
Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo eyo Sugar dada
Ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo
Eyo Sugar dada ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Gwe nakyala

Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo eyo Sugar dada
Ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Incase wafuna akupaza
Incase wafunayo
Eyo Sugar dada ongamba nenyiga next
Nenkivamu kubanga okwasa jam
Gwe nakyala



Credits
Writer(s): Kasule Arafat
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link