Ani

Nkunyumiza nti ewange tebibade byangu
Kubade kulinya nsozi kusomoka nyanja zabizibu
Nakuyita mu muliro emikwano janesamba
Ngajilaba nzikilira nge'waka bankowa bampita mukyala bizibu
Ensi yankogako ngandaba obulamu bugenda nayemubyona
Safilwa katonda wange
Ani ani yalinjagade nze singa tewanjala
Ani Yali nsembeza singa teyali gwe
Nandibade omukwabo abayita obukunya mumakubo
Oba nandibade mwabo nandibade omukwabo abetunda
Mubikubo ekiro naye webale makama wanfula omuwanguzi
Basulibwa mumuliro ogwocha naye tegwabocha bavamu basinza
Oohh danieli yasulibwa mu mpologoma azali enjala naye teza mulya
Newankubade ngo'yita mumuliro manya olimuwanguzi
Laba kana omugumba yamukabila kubukadebwe yamuwa omwana
Kiliza ntinawe ebibyo abisobola
Ani ani yalinjagade nze singa tewanjala
Ani Yali nsembeza singa teyali gwe
Nandibade omukwabo abayita obukunya mumakubo
Oba nandibade omukwabo abetunda
Mubikubo ekiro naye webale makama wanfula omuwanguzi
Many ntitolindeka mukwano tolinjiwa mumataba
Amanji ndimugumukuba woli wanjagala ngabwenali
Mubunaku bwange kankwagale nange
Ani ani yandinjagade nze singa tewanjagala
Ani Yali nsembeza singa teyali gwe
Nandibade omukwabo abayita obukunya mumakubo
Oba nandibade mwabo abetunda
Mubikubo ekiro naye webale makama wanfula omuwanguzi
Ani ani yalinjagade nze singa tewanjala
Ani Yali nsembeza singa teyali gwe
Nandibade omukwabo abayita obukunya mumakubo
Oba nandibade mwabo abetunda
Mubikubo ekiro naye webale makama wanfula omuwanguzi
Naye webale makama wanfula omuwanguzi
Naye webale makama wanfula omuwanguzi
Naye webale makama wanfula omuwanguzi

Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link