Essanyu

Essanyu nze limbuganye okulaba ku gweninze
Obweda omutima ne gweyagala mwami kankwanjule
Mulujude kekasela akessanyu lero mubazade abankuza
Kankwanjule mubekika kyange okuzala kujagana
Silina kyenetaga nze ngolyawo nkukubako emunye
Omutima wagunsumulula nze mulimpulira nseyeya
Mwami omutima gwange kati gugwo bulamubwange twala
Mbakakasa nti ono wange wampisa ela mutefu nemizila
Ejesanyu jemuli obuyimba obyembaga obuwomu
Embutu zivuge amazina embaga enyume
Kamwanjule mukitibwa ekinene ngo'twala mubufumbo obutukuvu
Ne bible ekyogera ko nti omwami alifuna omubezi kati ofunye lero
Twebaze omutonzi netwalira nze nze netwalira
Silina kyenetaga nze ngolyawo nkukubako emunye
Omutima wagunsumulula nze mulimpulira nseyeya
Mwami omutima gwange kati gugwo bulamubwange twala
Mbakakasa nti ono wange wampisa ela mutefu nemizila
Ejesanyu jemuli obuyimba obyembaga obuwomu
Embutu zivuge amazina embaga enyume
Nabazade obawade ekitibwa ngatweyanjula mumaso gabwe
Bakakase told mbonyabonya nabo basanyuke
Kiliza tolinzizako nange nsanyuke mubisera ebyesanyu
Nze nawe ne mubisera ebyenaku tube wamu silikuleka
Nze mwami okutusa okufa hani
Silina kyenetaga nze ngolyawo nkukubako emunye
Omutima wagunsumulula nze mulimpulira nseyeya
Mwami omutima gwange kati gugwo bulamubwange twala
Mbakakasa nti ono wange wampisa ela mutefu nemizila
Ejesanyu jemuli obuyimba obyembaga obuwomu
Embutu zivuge amazina embaga enyume
Maama nze bantute nfube taata nawe welaba
Webale okukunkuza nze nempisa

Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link