Talimba

Nze siwana ono nebawana nebwebawana bawana mpewo
Beyita kabite mu mukwano ngagutandika besubiza
Egulu kunsi beyita switti mu mukwano wayita mbale
Nebechanga olwoenkera nebalwana ebidirira kwawukana
Ewali omukwano ne wada obukyayi bansobera bantabula
Bakyuka bakyuka sibesigwa tobesiga wesige ono
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talinga bano abalimba abekyusa ye mwesigwa
Talimba yemwesigwa bakusubiza binji olwalero enkera
Akugamba nabade nsaga siganye oyita mubizibu byo
Binji bikukabya amaziga gokaba golya esanyu ewuwo lyafuka
Muziro wagezako ne kumalogo naye wayongera kubyonona
Kati chukira oyo katonda atalimba yasubiza abamunonya balimulaba
Yasubiza abamunonya tebalilemererwa yasubiza abamunonya
Tebaliremererwa tebaliremererwa yasubiza
Abamunonya tebaliswazibwa atetalimba
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talinga bano abalimba abekyusa ye mwesigwa
Talimba yemwesigwa bakusubiza binji
Olwalero enkera akugamba nabade nsaga
Nakwata kwebyo byeyansubiza ananyimusa
Okuva munfufu antuza wamu nabalangira
Talimba bweyasubiza abikola onokwata kwebyo
Byeyakusubiza akuyimuse okuva munfufu
Akutuze wamu nabalangira talimba byeyasubiza abikola
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talimba mukama talimba yemwesigwa
Talinga bano abalimba abekyusa ye mwesigwa
Talimba yemwesigwa bakusubiza binji
Olwalero enkera akugamba nabade nsaga
Ebikuluma obinyumiza sharon sharon abinyumiza
Moreen laba morgen wabinyumiza Marion ensiyona
Nemanya byoyitamu abikuluma bikwase yesu yeka
Yemusawo asinga abikuluma bimuwe yesu oyo talimba
Abiganye bemuwe yesu talimba oyo talimba
Abikusuza mutunbi ngo'tunula nabyo bimuwe oyo talimba
Abogezi bogede binji naye nabyo bimuwe abakusiga enziro
Kumulimu nabo bamuwe oyo atalimba abakutega emitego
Bakusure nabo bamuwe talimba talimba talimba mukama talimba
Oyo atalimba talimba talimba talimba mukama talimba



Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link