Mpanirira

Okumanya mukama anjagala nchilabye
Ngano bulamu bwange abuchusiza
Ebilungi byenalota byenegombanga abisembeza
Nesunako no nange bwendowoza ebinji mwampisiza
Bwendeka oyo ankumye okuva obuto mbanesize kii
Kyenava muwa omutima ogwange kubanga ye mwesigwa
Ampambatira mukama ansisitira ankumakuma nesifa mutima
Mukama nelero mpanirira
Nsaba okulembere obulamu bwange mpologoma eleme okundya
Sitani alinga mpisi asolobeza anonya owokulya
Nsaba owanirire obulamu bwange
Okumanya anyabye mazima newemba kumilimu
Mbilaba bwe bitambula ontadeko okuganja
Ompade omukisa enjuba yange eyaka nyo
Manyi nebyo byenjayanira ojakubimpa nsabye bulamu
Ompade enseko onkoze bulunji
Ontande noluyimba mukamwa kange
Nyongera okuwa omutima gwange
Kubanga gwosanila ompambatira mukama
Onsisitira onkumakuma nesifa mutima
Mukama nelero mpanirira
Nsaba okulembere obulamu bwange mpologoma eleme okundya
Sitani alinga mpisi asolobeza anonya owokulya
Nsaba owanirire obulamu bwange
Onyambanga no tondeka kubula
Bwe mbula onkomyangawo ewafe wolii
Mugwe nga mwembera woli mga wembera
Munze nga mwokolera ebinene
Onyamba nga no mbikako akasubii
Emulabe alinga mpologoma munkume
Onyambanga no ntekako amafuta no musayi gwo yesu binyambe
Mukama nelero mpanirira
Nsaba okulembere obulamu bwange mpologoma eleme okundya
Sitani alinga mpisi asolobeza anonya owokulya
Nsaba owanirire obulamu bwange
Mpanirira mpanirira mukama
Mpanirira mpanirira mukama



Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link