Netutoola

Mu Adam kwolwo twayanoona
Natutatuuka ku kitiibwa ekijjudde
Netwesemberezza omulabe omulyolyomi
Ebyatugambibwa Katonda waffe nabisabulula
Mukama kyeyatugamba
Omuti wakati mu lusuku
Temugulwata ko
Temugulya nga ko
Bwelikikola lwe miliffa
Mikemi natukwatilizza
Yakyusaami katono
Natugamba tulyeko
Tewalikuffa
Laba bwetenguka emeeme

Netutoola netulyako
Netusomba emitawana
Netugobebwayo mu lusuku luli Adeni

Kyoka Mukama teyatuula yasaala
Amagezi butya bwalokola omuntu
Newabaawo akasilise mu ggulu eri
Ani eyewaayo nalokola omuntu
Wuliliza Yesu bwakawanga muula
Yagamba Kangende bonna Mbafirire

Kumusalaba e Calvary yebazibwe yampanguzza
Bweyagamba kiweddeee
Nze nenfuna emirembe luli ozana yansumulula

Netutoola netulyako
Netusomba emitawana
Netugobebwayo mu lusuku luli Adeni

Newabaawo akasilise mugulu eri
Ani eyewaayo nalokola omuntu
Kumusalaba e Calvary yebazibwe yampanguza
Bweyamba kiwedeee
Nenfuna emirembe luli ozana yansumulula



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link