Omuti Ogukaze

Ensi etuuse okusanawo
Buli wammu tewali Mirembe
Wanno wali tewali bukuumi
Obulamu ddi lwebwakyaama
Laba neyali amanyi okuyamba
Abuza kimu ntinno nfunilawa
Buli omu abuuza walila
Kituufu ensi yafuuka ekilala

Mbuuza onowonelawa
Onodukilawo nga byolina byonna biwedde wo
Ebyo ebikuteganya nebikumalamu
Biliwo kaseera katono

Bangi bawoza kuffa nga kyekisembayo
Naye waliyo obulamu obulala
Omwo omutali kulwara omutali kukaaba
Omutali kulumwa wadde
Obwo obulinga obwasooka nga ekibi
Tekinaba kutwekwata
Binno ebituteganya nebitumalamu
Bilinga muti ogukazze
Gwofumbisa negugwawo
Biriwo kaseera katono

Bangi bawoza kuffa nga kyekisembayo
Naye waliwo obulamu obulala
Omwo omutali kulwala omutali kukaaba
Omutali kulumwa yadde
Bunza onowenelawo
Onodukilawa nga byolina
Byonna biwedde wo ebyo
Ebikumalamu ne bikuteganya
Bilinga muti ogukazze
Gwofumbisa negugwawo
Biliwo kaseera katono



Credits
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link