Wamanyi

Okabye okoye osabye n'osibaa naye ngolaba biganye
Ng'osulaa bubii mumaziga ne ba neyiba bakimanyi
Ng'olibubi ebyamukama oyagala bivamu kuba
Olinze olaba biganye naye nze nkubirako guma guma
Goliyasi wo anatela okufa maama guma guma
Gwewakiriza asobola lwakuba
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Gwe muwe ebiganye byona ebikubobya omutwe mukiro
Omugambe ebikuluma ebikusuza ng'okaba
Ndabye bangii abasekelerwa nga mukama abayimusiza
Lwacha olwa abanyomebwa ng'abafude ensonga
Kati genda jali omugambe nti omwetaga omwetaga
Gundi bambii dayo omugambe nzize nzize nzize
Nzize nkwetaga
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Nze mulabye ng'akola mubulamu bwange
Nenzikiriza nti omukisa gw'agaba
Teguba nabuyinike nabuyinike
Nekigambokye takiganya kuvunda
Nela kyatelekera omunaku tekivunda
Kiliza linda linda ko mamma tomala gagenda
Wowowo linda linda amaziga go agafula enseko lero
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Wamanyi wamanyi gwewakiriza oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi
Talemelerwa temegebwa wamanyi oyo wamanyi

Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link