Yansaana

Oooooooya
My baby my baby yansaana ono
Ono yasaana okuleka bazade boo
Mazima ne mufuka omuntu omu
Ono yasaana okwanjula mubantu
Alabikako note swaza swaza
Ono yasaana okulaga bazade bo ne batatya nti omwana
Waffe atute kii ayaaaa namulabye nga yansanira
Kangende mama nze kangende
Ntandike obula obupya tata nze kangende
Kyensaba mukisa gwamwe yade agenda
No'omulungi talaga naye nze kangende mulwatu
Anti atakwalize nganda akulaga kifo banga
Ebinantukako ebinabawo kati kati byona mubuze ono
Bwendiba kooze bwendiba ngeze byona yaliba abimanyi
Ono yasaana okuleka bazade boo
Mazima ne mufuka omuntu omu
Ono yasaana okwanjula mubantu
Alabikako no nta swaza swaza
Ono yasaana okulaga bazade bo ne batatya nti omwana
Waffe atute kii ayaaaa namulabye nga yansanira
Namwekaliliza ebintubye ngatalina mutawana bambi omwana
Kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Namwetegeleza okuva ku mutwe nge'nkulaye musajja mulungi
Omwana kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Namulaba misana sikiro silina kyenekwasa kumwana
Kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Ono yasaana okuleka bazade boo
Mazima ne mufuka omuntu omu
Ono yasaana okwanjula mubantu
Alabikako note swaza swaza
Ono yasaana okulaga bazade bo ne batatya nti omwana
Waffe atute kii ayaaaa namulabye nga yansanira
Kansabe olemwe okuchuka kubanga nkwagala naga bwoli
Nsaba mukama taata anyambe akume omwami wange
Mukisa ngwa'maka agatamenyeka gutukeko naffe
Mukiisa gwa'bana abalungi amagero
Ono yasaana okuleka bazade boo
Mazima ne mufuka omuntu omu
Ono yasaana okwanjula mubantu
Alabikako note swaza swaza
Ono yasaana okulaga bazade bo ne batatya nti omwana
Waffe atute kii ayaaaa namulabye nga yansanira
Ono omwana kalibobo kilimutu nze manyi
Laba omwana kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Ansanyusa kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Laba ffesi kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Laba amaso kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi
Laba height kalibobo kalibobo kilimutu nze manyi



Credits
Writer(s): Miriam Namaganda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link